team

We are helped quite considerably by those of you who are not just standing up for the truth, but getting out and about to spread it far and wide.

SaLuSa 11-January-2012

GTC


de
Berlin
Sunday, 8:00 p.m.
uk
London
Sunday, 7:00 p.m.
es
Madrid
Sunday, 6:00 p.m.
ru
Moscow
Sunday, 10:00 p.m.
fr
Paris
Sunday, 8:00 p.m.
se
Stockholm
Sunday, 6:00 p.m.
at
Vienna
Sunday, 6:00 p.m.
id
Jakarta
Monday, 2:00 a.m.
cn
Shanghai
Monday, 3:00 a.m.
Telepathy Live Event
The transmission of the event will start automatically - Please reload this page as may be necessary!
usdv
Denver
Sunday, 12:00 p.m.
usla
Los Angeles
Sunday, 11:00 a.m.
usmp
Memphis
Sunday, 1:00 p.m.
usny
New York
Sunday, 2:00 p.m.
ussf
San Francisco
Sunday, 11:00 a.m.
br
Rio de Janeiro
Sunday, 5:00 p.m.
ca
Vancouver
Sunday, 11:00 a.m.
au
Sydney
Monday, 6:00 a.m.
jp
Tokyo
Monday, 4:00 a.m.

http://www.the-starpeople.net/liveus.html

First Contact - Live Telepathy Event.

NEDERLANDS/DUTCH

CZECH
ITALIANO/ITALIAN

FRANÇAIS/FRENCH

PORTUGUÊS/PORTUGUESE

MORE LANGUAGES

OUR FAMILY OF THE STARS

THANKS.

Monday 26 March 2012

25.03.2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 25:03:2012




Obubaka okuva Eri Federation :


Katutandike nga tugamba nti mubimpi nti ensi yamwe ejakuba nga eyita mumatendero agenkyuka kyuka okusembeza entegeka za amambuka. Ensi esindise obubaka eri Omutonzi nga etegeza Omutonzi nti netegefu. Ensi naffe tuli bunkenke na bulindaala nga tulinda okudilwa mu okuva eri Omutonzi. Eno ensong si ntono no. Okudilwamu kwaffe okuva eri Omutonzi ye “green Light” oba ebitaala okutuwa okugenda mumaso ne ensonga eyo kubeyanjulira. No’olwekyo, emitima jaffe giri eri Omutonzi mukiseera kino nga bwetulinda ekigambo kya di, ne nga..okukenda mumaso.

Obubaka okuva Gaia oba ensi bwe bukakafu nti mwetegefu mukulinda amatendera agadilila . Nekilala , buli kintu e’ kilamu kunsi nakyo kyetegefu eri ensi okugenda mumaso.
Okwetegeka kuno kwa nsonga yamanyi nyo, kubanka bwekutabelawo Omutonzi teyali sazewo kunsonga eno. No’olwekyo, tugenze mulukunganililwa nga tuyingidde mu matendera agetagisa enyo ne tubba begubukufu nyo dala eri ffe.

Wabaddewo okukyuka eri abasinga lwakubanga ekissera kino kigenze mpoola ngabakozesa ensonga eno nga obujulizi nti tekayalina kubawo mukusooka. Kino kigya kukyuka eri Omutonzi nga azemu ate tuli basanyufu nyo mukukyiriza nti esaawa etuuse. Okuyitibwa okuva eri Federation eri systemu zona eziri mubwengula neera na abemikwano banji nyo mubwengula abajja eri ensi ngabeetegeraza no’okulaba amatendera agajja mumaaso. Mukitibwa enkyo, musuubire ‘’Norway Spiral” endaala nga abo’ omubwengula baatuuse mu weeki ezigya.

Ebintu bingi nyo ebyewunyisa ebi pulaaningidwa mu naaku ne weeki ezo mumaso. Enkyuka kyuka nga bwezigenda munsi yamwe gavumenti na’amawulire, mu bye enfuna, mujja kulaba nga bakiriza nyo okwogera kukibadde wo, mpaka kati, Ekisodde kya pounda lunaana mu kisenge. Mujja kuwulila abo mubyo’bobufuzi na aba amawulire ng bogeera ku ba “illuminati” bye bakola munsi yamwe ne ekililna okukolebwa okwediza ensi yamwe.

Waliwo “Ekivumbulidwa” ekipya kyemuja okuwilila nga kiwata ku mpuku ezili wansi enyo nga bagamba nti enzigi ezigenda wansi eyo eliyo abantu abayitibwa “Agarthans”. Kijja kuba kyakiwuno, ate bwekinaba kyetagisa okubabuliira ebikwata kubantu bano ne kyebakola wano.

Muwunikirize mundowoza nti nga zino ensonga zikyali mubuwanvu, zikolebwa mu ntegeka ezidiringana lwansonga nti zigatikana ku pulaani enene ko jetutasoobola kubagamba kakati. Naye bino ebitundu nga bitekebwa mukifo, bijakuba nga byekokola byoka. Ate namayinja mulayini ngabwegagwa, ga’jakugwa mangu nga tewali na kubusabusa gye muli. Ebyo kuteeba oba okuteebereza tebija kubawo mukiseera ekyo.

Sirisa endowoza tuyogeere nawe. Mubikule emitima gyamwe musoboole okuwuliziganya. Musigale mukiseera no okusigala nga muli bavumu mukuyiita. Tuli namwe ate ffe mwe.


Mubeere Mirembe.

Channeler: Wanderer of the Skies
Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

 Translations

Wednesday 14 March 2012

14:03:2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 14:03:2012


Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo ekilala kyona kyetutababulide ekigenda mumaso kunsi yamwe eno? Tubabulidde kubintu ebinatera okutukilira nga bija mubwangu natte mukuwangulibwa okwamanyi. Mwakatandika okulaba amayinja bwegagwilana kumu ku limu ku bigenda okutukirilwa.

Mubumpi, abakulu bamawanga bajaku sisinkana mukyama okwegeya kunsonga za okweyanjulizibwa , ensonga eno ebadde ekwekebwa emabega ko nga ebadde teyogereka ko lwakubanga babade bafa ku bintu ebilala ebikwata ku mawanga gabwe. Naye , kakati, ensonga yo okweyanjulizibwa kakati yamamyi nga yetagisibwa okwogeleka ko kubanajumbira olukiiko luno. Naye nga bwetumanyi tewaja kuba nkyuka kyuka yona kunsonga eno gyebali kubanga tubalabye nga bemotya motya nga batambuza mutwe na kifuba nga bwebabadde eeda. Ensonga nyingi ezatagisa zibaletedwa kumeza natte.

Emu kunsonga zino kwe kumala okuzuula ebyewunyisa ebitategerekekwa eri banaScience ebyetolodde omusana. Kikiriziba nti munjuyi ezabanamateka nti dala gemanyi no buyinza bwa Federation nebikwatagana kunsi yamwe buliluberera natte.

14.03.2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 14:03:2012



Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo ekilala kyona kyetutababulide ekigenda mumaso kunsi yamwe eno? Tubabulidde kubintu ebinatera okutukilira nga bija mubwangu natte mukuwangulibwa okwamanyi. Mwakatandika okulaba amayinja bwegagwilana kumu ku limu ku bigenda okutukirilwa.

Mubumpi, abakulu bamawanga bajaku sisinkana mukyama okwegeya kunsonga za okweyanjulizibwa , ensonga eno ebadde ekwekebwa emabega ko nga ebadde teyogereka ko lwakubanga babade bafa ku bintu ebilala ebikwata ku mawanga gabwe. Naye , kakati, ensonga yo okweyanjulizibwa kakati yamamyi nga yetagisibwa okwogeleka ko kubanajumbira olukiiko luno. Naye nga bwetumanyi tewaja kuba nkyuka kyuka yona kunsonga eno gyebali kubanga tubalabye nga bemotya motya nga batambuza mutwe na kifuba nga bwebabadde eeda. Ensonga nyingi ezatagisa zibaletedwa kumeza natte.

Emu kunsonga zino kwe kumala okuzuula ebyewunyisa ebitategerekekwa eri banaScience ebyetolodde omusana. Kikiriziba nti munjuyi ezabanamateka nti dala gemanyi no buyinza bwa Federation nebikwatagana kunsi yamwe buliluberera natte.

Ensonga endala etusse wo kaakano nti aba Federation basinsikana na a mawanga amaavu kino ki leesse okuwunaganya eri aba Illuminati. Balaba enkyuka mu manyi gaabwe nga ogaase ko no kufirwa kwamanyi gaabwe mu katale ke ebyenfuna ne ensimbi, embuyaga ekunganye mu manyi nsi ku nsi, kakati bali mukusatira mukugeza ko okubuzabuza “enfa yabwe” ngaba tonda gavumenti yensi.
 

Mulina ebintu bingi nyo ebyo kulaba mumaso munaku zino ezigya nga amayinja bwe gana gwilana mu layini mubwangu obwaamanyi. Mutandisse okulaba enkyuka ezifa ku byenfuna.

Bino bija kugobelerwa mubwangu banamawulire, nga banji bajja kusasula olwe Ebikolwa ebyobusobo naabalala bajja ku kyuka babeere bagongyebwa no obutukuvu eri okunoyereza nga bawa amawulire ne repota. Kino kigya kogobelerwa “Okuyonja Enju” eri aba a kulu mu byobufuzi nga beyanjula mubutufu eri abo abazukufu mu mitendera gyobufuzi mu gavumenti munsi zona bategeke no kutereza embeera ze’ensi na abantu.

Musawa eno obujulizi bujja kuwulizibwa naye okubonabona kujja tekebwa emabali. Mutandise okufuuka, neera kyewunyisa okulaba. Tubalaba mukwewunyisa okuyitirivu enyo, atte te tukyasobola okwegaana esanyu eri ebigya okuyamba obwengula bwona nensi zabwo.

Obujulizi okubalaga anti dala gyetuli kukyali munkola, tuja kubeyanjulira mu weeki ezigya. Musobola era okusuubira owngezebwa mu kulaba ebyewunyisa mubwengula munsi zona ezetoolode ensi. Tubadde, mubiseera bino nga tu sazeewo okugenda nyo eri ensi enjaavu nga pulaani yaffe nga tulina entegeragana nebitundu byensi zino. Naye kati tu komyewo munsi eza amanyi ezinasoboola oku yamba mubulungi mubiseera byo kweyanjulizibwa okwanguwa. Musuubira mukwewunyisa okwamanyi ebiyaka yaka mubujulizi ebina beerawo nga mwongera okweyongeza fulikwensi oba kyetunayita “Frequency”

Tuli namwe nyo no okusinga bwe mulowoza mu biseera bino ebyo okwebuga. Kyekino lwaki mu badde kunsi emirundi gyobulamu mingi , kye mu pulaaninze mubuli kantu kona, nebyemuyitamu kaakano. Kyamateeka nti lino esanyu elijja lyemusaana.
Tuli namwe mukwaagala, ne mukitibwa, ne mukwewunyisa obusoobozi bwamwe

Mubeere Mirembe



Channeler: Wanderer of the Skies

Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

 Translations
 prglogow.gif (8198 bytes)
 


Gwanga mujje Gwanga mujje!!!

Buli muntu yena yena okuva mubuli Gwanga lyo kunsi kuno akilizibwa oku siyininga omulamwa guno:

 



Rainbow of Love and Gratitude

Thank You to All