team

We are helped quite considerably by those of you who are not just standing up for the truth, but getting out and about to spread it far and wide.

SaLuSa 11-January-2012

GTC


de
Berlin
Sunday, 8:00 p.m.
uk
London
Sunday, 7:00 p.m.
es
Madrid
Sunday, 6:00 p.m.
ru
Moscow
Sunday, 10:00 p.m.
fr
Paris
Sunday, 8:00 p.m.
se
Stockholm
Sunday, 6:00 p.m.
at
Vienna
Sunday, 6:00 p.m.
id
Jakarta
Monday, 2:00 a.m.
cn
Shanghai
Monday, 3:00 a.m.
Telepathy Live Event
The transmission of the event will start automatically - Please reload this page as may be necessary!
usdv
Denver
Sunday, 12:00 p.m.
usla
Los Angeles
Sunday, 11:00 a.m.
usmp
Memphis
Sunday, 1:00 p.m.
usny
New York
Sunday, 2:00 p.m.
ussf
San Francisco
Sunday, 11:00 a.m.
br
Rio de Janeiro
Sunday, 5:00 p.m.
ca
Vancouver
Sunday, 11:00 a.m.
au
Sydney
Monday, 6:00 a.m.
jp
Tokyo
Monday, 4:00 a.m.

http://www.the-starpeople.net/liveus.html

First Contact - Live Telepathy Event.

NEDERLANDS/DUTCH

CZECH
ITALIANO/ITALIAN

FRANÇAIS/FRENCH

PORTUGUÊS/PORTUGUESE

MORE LANGUAGES

OUR FAMILY OF THE STARS

THANKS.

Monday 20 August 2012

21:07:2012



Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula





21:07:2012




Obubaka okuva Eri Federation :


Nga mukyali mubutakiriza, ebintu bingi ebigenda mumaso munsi yamwe nga mulindirira bye mubadde mwesunga okumala ekiseera ekiwanvu. Tuli wano okubayamba okyita mukiseera kino ekyobutakiriza . Tukitegera obuzibu byo’ obutaukira ki kyemuli ne gwemwava. Tufaayo neera tuliwano. Muyinza okuba nga temutegeera ebikolwa byona ebizanyibwa kunsi yona. Tubabulilira nti bulikimu kiri buteerevu nga bwekyatekebwa wo emyaka egyeda muli ku kubo ettufu.

Ripota zigya kuyitibwa erimwe okuva mubanamuwulire Ngazibategeeza enkyusa ya amanyi kunsi yamwe ezilabidwa banascience bamwe. Enkyuka zino zigeeza ensi na amanyi g’ensi mukugeegya ensi mubunene. Mwetegeereze enkyuka zino muja kutegeera amaanyi gano nga bwe gakyusa ensi yamwe enaku zino.

Nga bwetubadde tubagmbanga, enkyuka kyuka ze mulaba munsi yamwe tezimala ga gya nga filimu zo mu Hollywood, naye zijakubawo mumpoola mpoola mu matendera aganaganyula ekyetatagisibwa mukiseera ekituufu. Mwa suubira enkyuka mu gavumenti zamwe, banka ne byenfuna okubawo mubujuvu naye enkyuka zino zaalibadde zaamanyi nyo ku bantu okutwaala. Enkyuka zona ezinabaawo za kubeera wo mukimpowoze.Temulabye engeeri abantu bwe balaba daala abazigu ba bank? Temwetegeereza embuyaaga ze ensi bwe zikakanye? Temuwulidde nga aba gavumenti zamwe ezensi engeeri gye bakyuse okubudabuda abantu bamwe nga tebasinzide kubyanfuna bye ebitongole? Enkyuka zino zetuyogera ko neera zikyagenda mumaso.

Mukiseera enkimpi, twasisinkana kudaala erya Galactica okwegeya kyetugenda okukola nekyetagisa era nebidirira okulaaba nga tutukiriza ekibeetagisa. Olukiko luno, natte lwali ku Meeri zafe ezomubwengula, lwalimu abatuuze na abo aba kikirira ensi yamwe. Byetwayogeera ko byali mukitibwa kya manyi. Mujja kulaaba edaala elisooka mu bwengula mu naaku mbaale. Etundu ekisooka kiri muntegeka.

Abantubamwe batandise oku zuukuka okutegeera engeeri Aba Illuminati bwebakute ensi. Abo abakyali mumaanyi balina obuyinza okumaliliza bino bakimanyi nti ekubbo tereevu oku genda mumaso okukola ekyetagisibwa okukutula enjegere zino. Mubuzira buno na abaazira baffe abayamba okutusa amatendera gano munkola, tulina esuubi okwongera okusindia naamanyi amatendera agadirira okulabanga feezi edako etukibwa kwo.

Mulibantu bagongyebwa dalla. Musomye nyo mukiseera ekiwanvu, musomero lye emoyo elisinga, kakati mu naateera oku jaguza okuva mu Havard nga esomero elaywagulu enyo. Mubuli njui zo’obwengula mwetagisibwa natte tujakubasisinkana no’gwagala eri ebilungi byemutikiza. Mubeere mukwaagala nemundowoza eyebilungi okuja. Ffe naffe jyetuli tuli mukwewunyisibwa eliri ebikolwa byamwe, talanta zamwe, naamanyi g’emyooyo gyamwe.
Mubeere Mirembe.

Channeler: Wanderer of the Skies

Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

Translations

Monday 16 April 2012

14:04:2012





Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula





14:04:2012




Obubaka okuva Eri Federation :


Waliwo obuyinza ne esuubi eli kulakulana munsi yamwe lerro nga endowoza yamwe eri mu erindirira okukwata aba Illuminati no okutereeza ebyenfuna bye’ Ensi yamwe. Bino bye bilina okubaa. Bizankizibwa mubuli gwanga lyona mungeeri ejja okubewunyisa enyo bwogeza ko okumanya obuwanvu bwe bikolwa bino. Tuli wano nate okubagamba nti tujja nga tetuyononye ebikolwa bino naye nga bitukirirwa mu weeki ezigya.

Mwetegekere amawulile eri ensi zona agajja okubatekegeza kyemubadde mu kolera ebanga lino lyona. Kino kyekija okudilira, nenaku zo mwezi, okuzuka kwabo ababadde abeebafu mukiseera kino. Bino bijja kubategezebwa mubuli njuyi zona ne banamawulile, abatandise oku babulila ku ba Illuminati ababadde mumitambo gino. Amazima gatuse eri na abo abagazira, na abo ababadde bagala amazima gano “Okufuluma” kakati balaba tewali buyinza bwona bujja kuyimiriza amazima oku fuluma. Era kino kija okusumulula geeti zona eri okutuka ku kweyanjulizibwa.

Era, twabadde mu buyinza obwe Ekizungirizi okubeera mumawulire neera kino kibalaga nti tewali majje gakilizibwa bikolobelo munsi yamwe. Waliwo okutya naabo abaatisa eri ebyo kulwanyisa ebya nuclear no okutya nti bijja kozesebwa abazigu, tubagamba nga bwetubadde tubangamba bulikaseera tewali kutya kintu kyo kyona.

Ensi yamwe Iceland ebadde ekozesebwa nga esoomero lye ebyenfuna ebipya bijja okuba byensi yamwe. Kiba kya magezi nyo kugoberera amatendera gaabwe, kubanga kyekigenda okutukililwa eri ensi zona mu banga tono nyo. Nga bwe tubadenga tubawabula nti enkyuka zino tezigya kutandika munsi eza amanyi munsi, naye zigya kugwa mu matendera gano nga ebikolwa bi gwa mulunyiriri.

Ekiseera kyokubusabusa kituse kunkomerero. Ekiseera ekye esuubi kitandise. Kati, mugenda okutandika okulaaba ebye nkyuka kyuka ebyadala ebijja okubakwatako munkyuka ne mundaba eri buli muntu yena. Bijja kubawo mubwangu nyo bijja kuzunza omutwe. Mubere bulindala entandikwa ye entandikwa. Enkuka zigya kugya, ne ensi ejja kujaguza eri esuubi no okwagala kwamwe. Ali mukwetegeka nenkyuka kyuka ezijja okuganyula buli omu. Waliwo Musisi owamanyi agenda okubaawo, naye nga okwonona no okuffa kutono, nga enkyuka kyuka zigenda mumaaso.

Tulinamwe kya lubeerera, muli baluganda baffe. Tulindirira okubeera namwe no okugabana okwagaala no okwebugangana mukiseera eyomumaso.


Mubeere Mirembe.

Channeler: Wanderer of the Skies

Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

Translations

Monday 26 March 2012

25.03.2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 25:03:2012




Obubaka okuva Eri Federation :


Katutandike nga tugamba nti mubimpi nti ensi yamwe ejakuba nga eyita mumatendero agenkyuka kyuka okusembeza entegeka za amambuka. Ensi esindise obubaka eri Omutonzi nga etegeza Omutonzi nti netegefu. Ensi naffe tuli bunkenke na bulindaala nga tulinda okudilwa mu okuva eri Omutonzi. Eno ensong si ntono no. Okudilwamu kwaffe okuva eri Omutonzi ye “green Light” oba ebitaala okutuwa okugenda mumaso ne ensonga eyo kubeyanjulira. No’olwekyo, emitima jaffe giri eri Omutonzi mukiseera kino nga bwetulinda ekigambo kya di, ne nga..okukenda mumaso.

Obubaka okuva Gaia oba ensi bwe bukakafu nti mwetegefu mukulinda amatendera agadilila . Nekilala , buli kintu e’ kilamu kunsi nakyo kyetegefu eri ensi okugenda mumaso.
Okwetegeka kuno kwa nsonga yamanyi nyo, kubanka bwekutabelawo Omutonzi teyali sazewo kunsonga eno. No’olwekyo, tugenze mulukunganililwa nga tuyingidde mu matendera agetagisa enyo ne tubba begubukufu nyo dala eri ffe.

Wabaddewo okukyuka eri abasinga lwakubanga ekissera kino kigenze mpoola ngabakozesa ensonga eno nga obujulizi nti tekayalina kubawo mukusooka. Kino kigya kukyuka eri Omutonzi nga azemu ate tuli basanyufu nyo mukukyiriza nti esaawa etuuse. Okuyitibwa okuva eri Federation eri systemu zona eziri mubwengula neera na abemikwano banji nyo mubwengula abajja eri ensi ngabeetegeraza no’okulaba amatendera agajja mumaaso. Mukitibwa enkyo, musuubire ‘’Norway Spiral” endaala nga abo’ omubwengula baatuuse mu weeki ezigya.

Ebintu bingi nyo ebyewunyisa ebi pulaaningidwa mu naaku ne weeki ezo mumaso. Enkyuka kyuka nga bwezigenda munsi yamwe gavumenti na’amawulire, mu bye enfuna, mujja kulaba nga bakiriza nyo okwogera kukibadde wo, mpaka kati, Ekisodde kya pounda lunaana mu kisenge. Mujja kuwulila abo mubyo’bobufuzi na aba amawulire ng bogeera ku ba “illuminati” bye bakola munsi yamwe ne ekililna okukolebwa okwediza ensi yamwe.

Waliwo “Ekivumbulidwa” ekipya kyemuja okuwilila nga kiwata ku mpuku ezili wansi enyo nga bagamba nti enzigi ezigenda wansi eyo eliyo abantu abayitibwa “Agarthans”. Kijja kuba kyakiwuno, ate bwekinaba kyetagisa okubabuliira ebikwata kubantu bano ne kyebakola wano.

Muwunikirize mundowoza nti nga zino ensonga zikyali mubuwanvu, zikolebwa mu ntegeka ezidiringana lwansonga nti zigatikana ku pulaani enene ko jetutasoobola kubagamba kakati. Naye bino ebitundu nga bitekebwa mukifo, bijakuba nga byekokola byoka. Ate namayinja mulayini ngabwegagwa, ga’jakugwa mangu nga tewali na kubusabusa gye muli. Ebyo kuteeba oba okuteebereza tebija kubawo mukiseera ekyo.

Sirisa endowoza tuyogeere nawe. Mubikule emitima gyamwe musoboole okuwuliziganya. Musigale mukiseera no okusigala nga muli bavumu mukuyiita. Tuli namwe ate ffe mwe.


Mubeere Mirembe.

Channeler: Wanderer of the Skies
Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

 Translations

Wednesday 14 March 2012

14:03:2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 14:03:2012


Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo ekilala kyona kyetutababulide ekigenda mumaso kunsi yamwe eno? Tubabulidde kubintu ebinatera okutukilira nga bija mubwangu natte mukuwangulibwa okwamanyi. Mwakatandika okulaba amayinja bwegagwilana kumu ku limu ku bigenda okutukirilwa.

Mubumpi, abakulu bamawanga bajaku sisinkana mukyama okwegeya kunsonga za okweyanjulizibwa , ensonga eno ebadde ekwekebwa emabega ko nga ebadde teyogereka ko lwakubanga babade bafa ku bintu ebilala ebikwata ku mawanga gabwe. Naye , kakati, ensonga yo okweyanjulizibwa kakati yamamyi nga yetagisibwa okwogeleka ko kubanajumbira olukiiko luno. Naye nga bwetumanyi tewaja kuba nkyuka kyuka yona kunsonga eno gyebali kubanga tubalabye nga bemotya motya nga batambuza mutwe na kifuba nga bwebabadde eeda. Ensonga nyingi ezatagisa zibaletedwa kumeza natte.

Emu kunsonga zino kwe kumala okuzuula ebyewunyisa ebitategerekekwa eri banaScience ebyetolodde omusana. Kikiriziba nti munjuyi ezabanamateka nti dala gemanyi no buyinza bwa Federation nebikwatagana kunsi yamwe buliluberera natte.

14.03.2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 14:03:2012



Obubaka Okuva Eri Federation:

Waliwo ekilala kyona kyetutababulide ekigenda mumaso kunsi yamwe eno? Tubabulidde kubintu ebinatera okutukilira nga bija mubwangu natte mukuwangulibwa okwamanyi. Mwakatandika okulaba amayinja bwegagwilana kumu ku limu ku bigenda okutukirilwa.

Mubumpi, abakulu bamawanga bajaku sisinkana mukyama okwegeya kunsonga za okweyanjulizibwa , ensonga eno ebadde ekwekebwa emabega ko nga ebadde teyogereka ko lwakubanga babade bafa ku bintu ebilala ebikwata ku mawanga gabwe. Naye , kakati, ensonga yo okweyanjulizibwa kakati yamamyi nga yetagisibwa okwogeleka ko kubanajumbira olukiiko luno. Naye nga bwetumanyi tewaja kuba nkyuka kyuka yona kunsonga eno gyebali kubanga tubalabye nga bemotya motya nga batambuza mutwe na kifuba nga bwebabadde eeda. Ensonga nyingi ezatagisa zibaletedwa kumeza natte.

Emu kunsonga zino kwe kumala okuzuula ebyewunyisa ebitategerekekwa eri banaScience ebyetolodde omusana. Kikiriziba nti munjuyi ezabanamateka nti dala gemanyi no buyinza bwa Federation nebikwatagana kunsi yamwe buliluberera natte.

Ensonga endala etusse wo kaakano nti aba Federation basinsikana na a mawanga amaavu kino ki leesse okuwunaganya eri aba Illuminati. Balaba enkyuka mu manyi gaabwe nga ogaase ko no kufirwa kwamanyi gaabwe mu katale ke ebyenfuna ne ensimbi, embuyaga ekunganye mu manyi nsi ku nsi, kakati bali mukusatira mukugeza ko okubuzabuza “enfa yabwe” ngaba tonda gavumenti yensi.
 

Mulina ebintu bingi nyo ebyo kulaba mumaso munaku zino ezigya nga amayinja bwe gana gwilana mu layini mubwangu obwaamanyi. Mutandisse okulaba enkyuka ezifa ku byenfuna.

Bino bija kugobelerwa mubwangu banamawulire, nga banji bajja kusasula olwe Ebikolwa ebyobusobo naabalala bajja ku kyuka babeere bagongyebwa no obutukuvu eri okunoyereza nga bawa amawulire ne repota. Kino kigya kogobelerwa “Okuyonja Enju” eri aba a kulu mu byobufuzi nga beyanjula mubutufu eri abo abazukufu mu mitendera gyobufuzi mu gavumenti munsi zona bategeke no kutereza embeera ze’ensi na abantu.

Musawa eno obujulizi bujja kuwulizibwa naye okubonabona kujja tekebwa emabali. Mutandise okufuuka, neera kyewunyisa okulaba. Tubalaba mukwewunyisa okuyitirivu enyo, atte te tukyasobola okwegaana esanyu eri ebigya okuyamba obwengula bwona nensi zabwo.

Obujulizi okubalaga anti dala gyetuli kukyali munkola, tuja kubeyanjulira mu weeki ezigya. Musobola era okusuubira owngezebwa mu kulaba ebyewunyisa mubwengula munsi zona ezetoolode ensi. Tubadde, mubiseera bino nga tu sazeewo okugenda nyo eri ensi enjaavu nga pulaani yaffe nga tulina entegeragana nebitundu byensi zino. Naye kati tu komyewo munsi eza amanyi ezinasoboola oku yamba mubulungi mubiseera byo kweyanjulizibwa okwanguwa. Musuubira mukwewunyisa okwamanyi ebiyaka yaka mubujulizi ebina beerawo nga mwongera okweyongeza fulikwensi oba kyetunayita “Frequency”

Tuli namwe nyo no okusinga bwe mulowoza mu biseera bino ebyo okwebuga. Kyekino lwaki mu badde kunsi emirundi gyobulamu mingi , kye mu pulaaninze mubuli kantu kona, nebyemuyitamu kaakano. Kyamateeka nti lino esanyu elijja lyemusaana.
Tuli namwe mukwaagala, ne mukitibwa, ne mukwewunyisa obusoobozi bwamwe

Mubeere Mirembe



Channeler: Wanderer of the Skies

Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

 Translations
 prglogow.gif (8198 bytes)
 


Gwanga mujje Gwanga mujje!!!

Buli muntu yena yena okuva mubuli Gwanga lyo kunsi kuno akilizibwa oku siyininga omulamwa guno:

 



Sunday 19 February 2012

18.2.2012




Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 18.02.12




Obubaka obwaniriza okuva Eri Federation:

Leero twogeera ku kwanguyizibwa okukyagenda mumaso kubuli daala lwe’ebituufu.


Te kili nti “ebituufu” ebye e’biseera nga bwe tu kirriza okutukizibwa. Oluusi, eno yengeri ye ndowooza yam we, naye nga si bi “tuufu” olwe esaawa yenyini.


Naye, bwe twogeera kukwanguyizibwa tutegeeza ebi tuufu byona ebye Ensi yamwe yona namadala.

Thursday 19 January 2012

12:01:2012


Feaba Galactica Federation nga tuyise mu mutume Omulaaga wo Mubwengula



 12:01:2012






Obubabka Obwaniriza okuva e Federation:





Ebilina okutukililwa bili mu kwogelekwako no kutesaganya mu be bitibwa ebya wagulu dala mu buli govumenti za mawanga gona, mumabega genzigi ga bitukizibwako bambega abomu mawanga munsi yona. Ekiseera nga bwe kigenda kitukirira, abadumizi bama wanga bakimanyi tebakyasobola kuyimiriza amayengo gokweyanjulilwa eli ensi eno. Bakimanyi nti bajakuwelera ne enjeng elyokweyanjuliwa oba baja kusalawo okututegeza bo benyini. Engeri gye bagezako okukweka kweka ebituufu byewunyisa naffe fenyini kubanga tubalaba nga balwana olwensonga eno yenyini. Bwe batukiriza ensonga buli omu nga agivaako nga ensonga edamu buto. Tuli bulindala emabega ga bulikimu ekilina okukolebwa nebewekiba nga tekikolebwa bantu baffe.

Amawulile gaja kubatukako mubwangu nti bana Science bazudde “Ekipya” nga fe kyetumanyi nga Zero Pointa Energy Systems. Kigya kuba mubiwandiko, naye mubutufu kisoboka mubulamu dala dala eno modulo ye ekyuma ekirina amanyi agekikakino galiwo kuva da nyo naye batulimba nti kya kafuluma. Wajakubawo engero ezewunyisa mu bo buyinza ani alina obuyinza ku kyuma kino. “Amawulile” ag’ ekyewunyisa kino gaja kuba gekenjegebwa neera mubwegendelevu nyo mungeri gyekina kyusa embera zabantu mukisera ekyokutweyanjulila nga kituse.

Nabageereka (Queen) owa Bungereza awadeyo ebitundu byo buyinza bwalina ku ba Illuminati eri ekitongole ekilala kyetusobola okubega . 

Kino Kitegeza nti mukiseera ekiwanvu, kino ekitongole kija kusanyizibwa wo mukiseera okyokutweyanjulila ngakituse okusumula abantu bona ababade basibidwa Cabal. Eno yali endagano ye “Emirembe” ayasinganwa emyezi, ne emyezi ejobutategelaganwa ku njuyi zona. Tulibagumu dala nti bino ebibadde bizibye ekubo bisanyizibwawo eri kyebatsobola ku yimiriza.

Mulaba nga ebyomubwengula bwe mubade temubilaba nyo ebiseera bino, Naye nga ebyo byemulabye nebituka ne kumawulile bibade byadala katebule. Kino kinaatera okukyuka. Kakano tuli mu kiseera ekyo Kubeyanjulila dala okubalaga enyonyi zafe zemuja oku beera nga muziraba butelevu.

Oluukiko lwe’bitongole bya Federation mukisela si kyemabega kyo kya tudde. Luno lwali lukiiko lunene, si mu miwnendo gyababadeyo naye nemunsonga ezobukulu dala, Yali finali eyo kwetegeka mu bona abaali mu okuyita mu nsonga zino mubuli kimu kitegerekese kunsonga ze ebintu ebinatera okutuka, nga ogaseko eby’obufuzi, eby’embeera, ebe’edini, eby’endowoza, ne eby’omubiri ebinatukilirwa nga tubeyanjulidwa. Olukiiko luno lwaatula ku nyoyi eyomubwengula gagadde, Nene nyo mubyitirivu nti ewumba obwongo bwo mundowoza nga bweyazimbibwa. Newakubade nti ekifo kaylitekyetagisa olukiiko luno okubeerawo, zino ensonga tusoogerako buli sawa mumwoyo nemumu ndowozaganya mungeri eyitibwa “Telepathy” (okwogera na abantu bo manyi anga tokoseseza simu, wade tebalikumpi nawe),
Bwetwegata mulukungana kitegeza nti ensonga zawugulu nyo dala.

Abamu kubaliyo waliyo na aba antu abayogera nga bava kunsi eno eyamwe nebawayo ensonga zabwe ku bikwatagana kubinatuka wo mu kiseera kino kyetulinze okutukilila, ensonga zabwe twaziteka mugongyebwa elyamanyi Enyo dala.

Nebwakubade mubadde mudirede emabega emyaka mingi, tuli begubufu nyo ne bigenda okubatukago mubulungi emyezi ejija.
No’olwekyo namwe mubele mbwebuge mubiseera bino bye’mwalondebwa okubeera mu nengeeri gye muzukuse eri ekituufu.

Ebirowoozo byamwe bijakutonda amayengo agaja okufuuka omulongooti gwobutuufu, obuttufu budde eli mwe mumanyi no obutukirivu dalla.

Mubere mirembe



Channeler: Wanderer of the Skies
Omutume: Omulaaga wo Mubwengula


Translator: Wasswa

 Translations

http://arabicwanderer.blogspot.com/- ARABIC 
     http://greeckwanderer.blogspot.com/  - GREEK
http://slovenskywanderer.blogspot.com/ - SLOVENSKÝCH/SLOVAK
     http://greeckwanderer.blogspot.com/  - GREEK
 http://wandererinslovensko.blogspot.com/ - SLOVENSKO/SLOVENIAN
http://lugandawanderer.blogspot.com/- LUGANDA 


 

Dear Readers,

 We are looking for new translators  English-Indonesian, English-Latvian for Wanderer’s messages,


and English-Korean + English-Latvian for SaLuSa's messages.

We are a team of translators from all over the world (more than 100 people for 24 languages) that wants to spread messages of Unconditional Love and Spirit Light as far and wide as possible.
Would you like to join us?  Please send an email to
aand we’ll get back to you. Please understand that we are looking for native speakers (target language) to keep quality standards as high as possible.



 

Rainbow of Love and Gratitude

Thank You to All